Ekitongole CAA Eddukiridde Bakateyamba

0
1143

Ekitongole ekivunanyizibwa ku ntambula ye nyoonyi mu ggwanga ekya Civil Aviation Authority badukiridde amaka gabakateyamba e Nalukolongo n’ebitanda 24 ebibalirirwaamu obukadde bw’ensimbi 23,000,000 munkola ya mulufutifuti emanyiidwa nga eya Corporate Social Responsibility nga olwaleero lwebatadde munkola okutukirizza ebimu ku byebasalawo okola bwebali mukulambula ebiifo ebyenjawulo ne n’omutukuvu Paapa.