Ekitongole Kya Paasipoota Ekutte Abafere

0
761

Ekitongole ky’eggwanga ekivunaanyizibwa ku kuyingira n’okufuluma eggwanga kiriko abantu 8 era bekikutte, nga beeyita abakungu b’ekitongole kino olwo ne bajingirira paasipoota.
Bano bategeezezza nti ebicupuli byabwe ate babiguza basigansimbi olwo ne bajja kuno nga balowooza bayise mu makubo matuufu