Emiddala E Wandegeya Zigaliddwa

0
740

Abakurila akatale k’eWandegeya basaze ebitundu 30% ku miweendo gy’okupangisa emidaala mu katale kano. Bagamba nti bawulidde okwemulugunya kw’abasubuzi ku sente enyingi ezisasulwa mu bupangisa ate ng’abagula ebintu batono. Abakulu bagamba nti tewabadde kirala kyakukola okujjako okusala ku sente kubanga amabanja gabadde geyongedde.