Emmotoka Ezikiza Omuliro Ecamudde Ab'e Kayunga

0
623

Abatuuze mu kabuga k’e Kayunga bazina gunteese oluvanyuma lw’okufuna ekimotok ekizikiza omuliro n’okubataasa ku biral ebigwa bitalaze. Abatuuze abasinga guno gwe gubadde omulundi gwabwe ogusoose okulaba ku mmotoka ezikiza omuliro.