Enkayaana Ly'ettaka Ly'abasiraamu e Mbarara

0
696

E Mbarara abayisiraamu babuzeeko katono okugwangana mu malaka nga bawakanya abakulembeze b’obusiraamu erudda eyo okutunda ettaka lya limbo.
Ettaka lino Abayisiraamu lyabawebwa bafuzi b’amatwale, naye kigambibwa nti abakulu erudda eyo baalitunda.