Enkayana Ya Ttaka e Jinja

0
1100

Ssentebe w’e ggombolola y’omukulu w’ekibuga Jinja Kirunda Mubarak ali mu kattu, abatuuze bamulumiriza obulyake n’obukenuzi era bo bakakasa nti eriko ensimbi eziwerera ddala obukadde 20 zeyeezibika nga zino yaziggya mu babifeekeera abagobaganya abanaku ku ttaka lyabwe.