Ensonga za Rippon Hotel e Jinja Z'ongedde Okulanda

0
1047

Ensonga za Rippon Hotel esangibwa e Jinja zongedde okulanda era singa zinaba tezikwatiddwa bulungi omusaayi gwandiyiika.
Abamu kubatuuze mu kibuga Jinja nga bakulembeddwamu abakiise ku lukiiko balumbye woteeri ebadde ekubiddwako ebibaati nebabijjako. Banenya sentebe wabwe Mubarak Kirunda okwagala okubba buli kimu.