Entiisa e Iganga

0
1121

Abatuuze mu kibuga ky’e Kabale bakeeredde mu mawulire ga ntiisa, basanze omusajja nga yatemuddwa mu bukambwe omulambo ne bagusiba ku mugwa ne baguwanika ku muti.
Abalaalo ababadde bagenze okunywesa amagana gabwe ku mugga be bazudde omulambo.
Kigambibwa nti abatemu baasoose kumutematema nga tebannamussa ku mugwa.