Enzijanjaba Y'okubudaabuda Tennanjubirwa

0
547

Mu asiika obulamu tukuleetedde ekika kyobujanjabi abakugu kyebakuutiira abantu okwettanira ekimanyiddwa mu lufuutifuuti nga palliative ekiyambako okukendeeza obulumi mu balwadde okutuusa olunaku omutonzi lwabajjula mu bulamu bwensi eno.
Enzijanjaba eno teyettaniddwa mu Africa naye nga abagifunyeeko bagitenda. Bantu ki abajjanjabirwa mu nkola eyo ey’okubadaabuda??