Eza Volleyball Bazeesunga

0
1052

Tiimu za Volley ball ezigenda okwetaba mu mpaka za KAVC zimaze okwetegeka. Empaka zino za kuggyibwako akawuuwo ku nkomerero ya wiiki eno, nga za kuyindira mu bitundu eby’enjawulo. Tiimu eziwerera ddala 35 z’ezokwetabamu nga kuliko eza kuno n’ezebweru.