Gavumenti Teyambye mu Bulambuzi

0
455

Abakwatibwako ensonga zebyobulambuzi wano mu Uganda, bagala Gavumenti ebeeko kyekolawo okulaba nga banayuganda nabo bajumbira obulambuzi, mukifo kyokuloworeza mu bagwiira.
Bano bagamba nti kyetagiisa banayuganda okuba nga basasuzibwa ensimbi ensamusamu okulambula ebifo bino, nabo basobole okubijumbira.