Gavumenti Yaakuddaabiriza Eddwaliro Ya Kayunga

0
1203

Abatuuze b’e Kayunga bazina gunteese olwa Gavt okusalawo okuddaabiriza eddwaliro lwabwe eriri mu mbeera embi ennyo.
Eddwaliro lino bukya lizimbibwa mu mwaka 1971 terizzibwangako wadde omukono gwa langi, ate bwe kituuka ku buyonjo ne gubula asala, n’ebikozesebwa ebisinga temuli. Katulabe embeera gyeririmu kati.