Gavumenti Yeeyamye ku Tekinologiya

0
775

Ababaka abatuula ku kakiiko ka paalimenti akabuuliriza ku nsaasanya y’ensimbi z’omuwi w’omusolo aka Public Accounts Committee bakunyizza abakungu b’eddwaliro ly’e Naguru ela kira zebatuuyana zezikala nga anti byebaddamu tebakyabitegeera.
Ekisinga okuleeta ababaka akasunguyira be bakungu bano okulemererwa okunnyonnyola ensonga lwaki batuulidde ensimbi eziri eyo mu bukadde olunaana okumala emyaka ena ezandibayambye okuwandiisa abasawo abalala basobole okubawewula ku mirimu emingi.
Sam Ibanda Mugabi yabirina ….

More News