Jamil Mukulu Ali Bulungi, Ababaka Bamukyalidde e Nalufenya

0
810

Oluvanyuma lw’omubaka Muwanga Kivumbi okutegeeza Palamenti ng’embeera mu kkomera lya poliiisi erye Nalufenya e Jinja bweyungula ezziga, omuli n’okutulugunya abasibe, ababaka ba Palamenti abatuula ku kakiiko k’ebyokwerinda badduse za mbwa okutuukaayo.
Mu kaduukulu ka poliisi eno, mwebasanze Jamil Mukulu eyaali aduumira abayekera ba ADF agambibwa okuba nti yoomu ku baatulugunyizibwa.
Sam Ibanda Mugabi, atambudde nabo.