Kabaka Ayabizza Olumbe Lw'omutaka

0
740

Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ow’okubiri leero amenyewo akalombolombo ka Kabaka obutabya lumbe, bweyatabye ku mikolo gy’okwabya olumbe lw’omutaka Nelson Ssebugwawo Jajja wa Nabagereka Slyvia Nagginda.
Luno lwe lumbe Ssabasajja lwasoose okwetabako bukya atuzibwa ku Namulondo ya bajajja be.