Kamya Asisinkanye Aba BoodaBooda

0
1208

Minisita w’ebyokwerinda Lt Gen. Tumukunde ne Minisita wa Kampala Beti Kamya balagidde abakulembera Boda Boda mu Kampala okutegeka okulonda mu bwangu ddala kisobozese okukendeeza obukuubagano obujjudde mu mulimu guno.
Mu nsisinkano ebadde ku woofiisi ya Minisita wa Kampala nga babadde aba boda boda boogedde ekibalwanya.