Kanungu Abantu Beekalakaasizza Lwa Luguddo Lubi

0
712

Poliisi esanze akaseera akazibu okukkakanya abatuuze b’e Rukungiri ne Kanungu ababadde balinnye mu kyoto nga bagamba nti bakooye enfuufu n’ebinnya.
Baagala akulira ekitongole ky’enguudo, asse mu nkola kyebazze basaba pulezidenti Museveni okubakolera oluguudo luno olugatta district zombi oluli mu mbeera embi.