Kayihura Talabiseeko Ku Kkooti, Abadde Kumulimo

0
726

Ssaabaduumizi wa police Gen Kale Kayihura abadde asuubirwa mu kkooti gyatalabiseeko asiibye ku mirimu emitongole nga leero olunaku alumaze munsisinkano nebakungu ba police okuva mu ggwanga lya Algeria. Ensisinkano eno abadde ku kitebe kya poliisi ekikulu e Naguru.