Kizibu Okusangayo Owe 18 Atanazaala e Butaleja

0
471

Abobuyinza e Butaleja babulako kutambula nga beyogeza boka naboka, ng’entabwe eva ku muwendo gw’abaana abobuwala omunene abazaala nga tebanaba kwetuuka.
E Butaleja wakiri bakutuma olugeendo lwa mailo amakumi 40 ku bigere naye nga tebakugambye kufuna muwala wa myaka 18 atanaba kuzaala nti kuba taliiyo.