Kooki ne Kamuswaga

0
602

Omukulembeze w’obwa Kamuswaga e Kooki busamazze ebigambibwa nti abakoooki bambalidde Kamuswaga nga babanja ensimbi za Bayisiraamu zeyafuna okuva mu Buwarabu nazikozesa mu bintu ebirala.
Omwogezi w’Obwakamuswaga Stanley Ndawula agamba nti bino ebyogerwa ppya n’ekigenderwa eky’okutabangula Kooki.