Lukwago Asisinkanye Ab'omu Katale ka Wandegeya

0
720

Lord Mayor wa Kampala Elias Lukwago olwaleero alambudde akatale ke Wandegeya okwetegereza embeera yaako nabasubuuzi abakakoleramu
Abasubuuzi basanyukidde enteekateka eno era nebanjulira Lord Mayor ebizibu byaabwe omuli emisolo eminene, ebyokwerinda n’obutesigangana