Lunkuse Omuwuzi Yeetegese Luno

0
620

Esigadde olunaku lumu lwokka emizannyo gya Olympics giggyibweko akawuuwo mu kibuga Rio De Janiero ekya Brazil, era abazannyi ab’enjawulo bali mu ketereekerero ka maanyi. Uganda yakiikirirwa tiimu y’abazannyi ab’enjawulo okuli n’omuwuzi Jamila Lunkuse. Ono tusobodde okumufuna ng’ali mu kutendekebwa okw’akaasa mmeeme.