Micho Alabudde Abazannyi ba Uganda Cranes

0
574

Omutendesi wa tiimu y’eggwanga ey’omupiira Micho Sredojevic ali mu ketereekerero ka kulonda tiimu luvokwaya, egenda okumeggana ne Comoros nga 4 Sept mu kisaawe e Namboole.
Bannayuganda balindiridde n’amaddu omupiira guno ogusuubirwa okubaako n’obugombe, ogusalawo oba Uganda enaakiika mu kikopo kya Africa.
Mu kiseera kino kaweefube wa kukunga bawagizi era aba Uganda Breweries nabo bakiwomyemu omutwe.