Museveni Ne Kabila Basisinkanye

0
695

President Yoweri Museveni basisinkanye ne mukulu munne owa Congo Joseph Kabila mu bitundu by’e Kasese, ne boogeraganya ku nsonga ezitali zimu.
Abakulu bombi bagenze okwevumba enteeseganya ng’ebyokwerinda ku nsalo y’amawanga gombi biri yegeyege, olw’ebikolwa eby’obuyeekera ebyeyongera munda mu Congo.
Mu ngeri yeemu waliwo ensonga eziboolanya amawanga gombi, abakulu ze batuddemu okugonjoola.