Musomese Eddiini Mu Nnimi Ennansi – Mufti

0
695

Mufti wa Uganda, sheikh Mubajje alagidde amasomero agasomesa eddiini n’oluwarabu okutandika okusomesa abaana mu nnimi zaabwe enzaliranwa basobole okutegeera amangu okusinga ennimi engwira zebalwawo okutegeera.
Sheikh Mubajje abadde aggulawo omusomo gw’abasomesa b’amasomero agasomesa oluwarabu ne ddiini mu masomero ga pulayimale abatudde okutunulira ensengeka yebisomesebwa empya jebawandiise.

TagsIslam