Mwettanire Ensigo Entuufu – Bakugu

0
615

Abalimi baweereddwa amagezi batandike okwetegekera okusiga, naye ekisinga obukulu bafeeyo okuiga ensigo ez’embala, baleme kukifuuwa nga bakizza munda.
Abakugu mu by’obulimi bagamba nti ensigo enfu nnyingi ku katale, n’ekyo omulimi ateekeddwa okwegendereza ng’anoonya ensigo ez’okusiga. Bano bagenze okuvaayo ng’abalimi ba Uganda bakaaba, olw’ensigo ze basimba ne zitadda.