Naffe Mutulowoozeeko, FUFA Eraajanye

0
670

Pulezidenti w’ekibiina ekitwala omupiira mu ggwanga ekya FUFA, Moses Magogo alangide gavumenti olw’okulwawo okubawa ssente z’okubayamba okwetegekera omupiira oggwakaasameeme wakati wa tiimu y’eggwanga The Cranes ne ginnaayo eya Comoros, ogunabaawo ng’enaku z’omwezi 4 omwezi ogujja e Namboole.
Magogo, agamba nti kino kyekimu kubizze biremesa Cranes okukola obulungi mu mipiira gyebazze bazannya era n’agamba bannayuganda nti singa bigaana kuluno, gavumenti gy’emuba munenya.
Bino Magogo abyogeredde mu maka ga FUFA e Mengo, bwebabadde bafulumya olukalala lw’abasambi omutendesi kw’analonda abanaazannya omupiira guno…
Omusasi waffe Grace Mbabazi alina ebisingawo

TagsFUFA