Nammwe Mutuyambe Ku Nguzi – Kasaija

0
578

Gavumenti ya Uganda emaliridde okutumbula eby’obusuubuzi naddala okwongera ku bungi bw’ebyamaguzi Uganda by’etunda ebunaayira.
Ekitongole ekikola ogw’okutumbula eby’amaguzi ebitundibwa ebweru kigamba nti bannayuganda bennyini be batannategeera migaso entoko egiri mu kutunda ebweru.
Kaweefube ono baakumusookeza mu bantu nga babalaga emigaso.