Namukadde Asimattuse Omulaalo

0
655

Poliisi y’e Iganga eriko omulaalo gwekutte ng’avunaanibwa gwa kugezaako kwekakaatika ku mukama we ow’emyaka 65 atere amumalireko ejjakirizi.
Bino bibadde ku kyalo Nawankofu Buusu mu Ggombolola y’e Bulamogi mu Busoga.