Ngenda Kubeera Bwezi Mwenna – Museveni

0
607

Presidenti Yoweri Museveni akangudde ku ddoboozi yeewera okugoba ba RDC bonna yeelondere ababe kuba abaliko bajjudde kawuukuumi mu mitwe.
Agambye nti yewuunya lwaki ensimbi za Gavt zibbibwa sso ga buli district erimu abamukiikirira ku district ne ku magambolola.