Nnabagereka Alabudde Abazadde Kubyokukambuwalira Abaana

0
584

Waliwo abazadde abamu bwebatuuka okubonereza abaana babakuba ng’abakuba ebyokuttale, oluusi nebalemererwa n’okubajjamu kyebaba bagala.
Kakati maama wa Buganda Slivia Naginda agamba nti mukungujula abaana abazadde ate baleke kuba bakambwe nnyo, abaana babafuule mikwano gyabwe, babaseemu empisa zebagala nemubiseera ebyomumaaso babere bamugaso eri egwanga.