Obadde Okimanyi: Envunza Nkabwe

0
783

Omunoonyereza waffe Kibalizi John leero azze na kulabula so nga bwasomesa, anti akizudde nti gwe envunza gweziruma, nebwozitundula olina okusigala nga weekebera ebigere buli lunaku okutuusa lw’okakasa nti ozigobye, anti envunza eyanguyirwa nnyo okudda awo wontundudde.