Obulwadde Obutamanyiddwa Bulumbye Kyankwanzi

0
1040

Abalunzi b’e Kyankwanzi gebakaaba gebakomba oluvannyuma lw’obulwadde obutannategeerekeka okutta ente zaabwe kyokka nga n’abasawo mpaawo kyebabumanyiiko.
Ente ezisoba mu kikumi zezifudde mu mwezi gumu gwokka.