Ogw'okuba Ssebagala mu Liberal Party Guwuliddwa

0
598

Alhajj Nasser Ntege Ssebaggala leero alabiseeko mu kooti ku musango gweyawaba nga awawabira ssaabawandiisi wekibiina kya Liberal Democratic Transparency party okumugoba mu kibiina kyebyobufuzi.
Leero ssebagala ayitiddwa awe obujulizi kumusango gweyawaaba nga avunaana Mukasa Zaid okumugoba mu kibiina nti teyalina buyinza bukola kino.