Omukazi Aloopye Bba mu Lukiiko Lwa Busezi

0
734

Abatuuze ku kyalo Waibuga mu district y’e Luuka bawuniikiridde omukazi bwawawaabidde bba mu lukiiko lw’ekyalo ng’agamba nti alinnyibwako ekitambo n’asera emisana n’ekiro.
Mu lukiiko luno era kitaawe w’omuwala ono naye alumirizza mukulu munne azaala omulenzi nti mulogo muzibu era nga yavaako n’ekitambo ekitawaanya mutabani we.