Omukazi Ayokyezza Omwana Lwa Kubba Nva e Kasenyi
Poliisi ku mwaalo gw’eKasenyi mu gombolola ye Katabi eri ku muyiggo gw’omukazi Winnie Nagawa nyina w’omwaana eyategerekeseko erya Ssemakula wa myaaka 6 olw’okwookya omwaana ono obugalo ngalidde enva z’ekyenyanja nga tebazimuwadde