Omulembe Guno: Lwaki Kati Buli Azimba Ayagala Kikomera?

0
818

Nazikuno ng’amaka wano mu Uganda kyaba nga kizibu okugasangako ekikomera, era bwewazibanga ng’enju nosaako ekikomera, abantu nga bakulaba nga mwempaasi, atayagala bantu, naye enaku zino buli azimba, bwaba tanaba kusaako kikomera ennyumba eba tenaggwa, kiki ekivuddeko kino.