Omulembe Guno: Okimanyi Nti Engoye "Makisi" Zikomyewo

0
1298

Mu mwaka nga gumu n’ekitundu emabega abaana bali batabuse okwambala obugoye buno bu wanengedde, ngamba obutaganya bawala kukutama kubaako ky’ebalonda kuba webakikolera abalabi bebasigala batenda, naye enaku zino ebintu bikyuseemu, kati bambala ziri ezibika omubiri, naye okimanyi max z’ebetanira enaku zino nazo zaliwo?