Omuliro Gusaanyizzawo Bya Bukadde e Kalangala

0
1051

Nabbambula w’omuliro akutte amaduuka n’asanyaawo bintu bya bukadde mu bizinga by’e Kalangala, ku kyalo Beta.
Omuliro guno gusanyizzaawo ebizimbe ebisoba mu 20, era abatuuze basigadde mu kwemagaza.
Kigambibwa nti ebintu ebisanyeewo bibalirirwamu obukadde 80 n’omusobyo