Omusajja Asimatuse Okuttibwa Rakai

0
770

Omusajja eyeelangirirako okufa olunaku olwaleero asimatuse okutibwa, oluvanyuma lw’olunaku okukunira nga akyatemya bukofu. Byakatonda Abdu omutuuze w’e Nakatoogo mu ggombolola y’e Nabigasa mu Rakai, y’asimatuse okuttibwa abatuuze ababadde abakambwe okukira ennumba, nga bamulanga okubasuubiza okufa olunaku olwaleero ate n’atafa.