Omutanda Mwali,Abatambala Babinuka

0
1100

Obuganda bubala ssaawa mbale okujaguza emyaka 23 nga nnyinimu atudde ku nnamulondo ya bajjajaabe alamula Obuganda.
Ebimu ku bikoleddwa lwe lusiisira lw’obulamu olumaze ennaku ebbiri ku mbuga ya Katambala abantu ba ssabasajja gyebafunnye obujjanjabi obw’obwereere. Eno gyenakedde okulaba omulimu nga bwegutambudde.