Omuwanguzi Ow'okusatu Ow'akazannyo Mujje Tulumbe aka Airtel Uganda

0
1196

Akazannyo ka Mujje Tulumbe aka Airtel Uganda kongedde okukwata bannayuganda omubabiro, nnamukisa ow’okusatu bw’awangudde mmotoka kapyaata.
Sande Kawooya ow’e Kayunga y’awangudde mmotoka eno.
Remmy Kisakye omwogezi wa Airtel agambye gakyali mabaga, ekyaliyo mmotoka endala 5 ez’okuwangula, oktuukira ddala ku lunaku mulindwa olwa Uganda Cranes lw’enettunka ne Comoros.