Omwana Ayetaze Obuyambi

0
1017

Alice Anyango ne bba Anthony Ochieng ab’e Pamunyunyi -Tororo basobeddewa embeera y’omwana waabwe eyazimba obukazi ne butuuka n’okulebeeta.
Abazadde bano batambudde mu malwaliro gonna mu kitundu kyabwe ne batuuka n’e Mulago naye omwana waabwe n’atawona.