Omwoleso Gwa Buganda Gukwajja

0
579

Omwoleso gwa Buganda ogw’ebyobulambuzi gukyagenda mu maaso wali mu lubiri lwa Ssaabasajja Kabaka olw’e mengo, era aboolesi bazze nekigendererwa kyokugoba obwavu mu bannayuganda.
Mu bazze okwolesa NBS beeyogeddeko nabo mulimu abasomesa abantu okwetandikirawo emirimu, mpozi ate nabalala bazze kulaga bannabwe byebakola basobole okubayigirako. Bino byebiri mu mwoleso gwa Ssaabasajja Kabaka.