Omwoleso Gw'obulambuzi Gutandise

0
1276

Buli mwaka, ObwaKabaka bwa Buganda butegeka omwoleso gwebyobulambuzi n’ekigendererwa eky’okulaba nga eby’obulambuzi bibukala mu Buganda.
Omwoleso ogwa buli mwaka ne ku mulundi guno gugenda mu maaso mu Bulange e Mmengo wansi w’omulamwa ogugamba nti “ Omukisa gwokuganyulwa mu by’obulambuzi”