Onduparaka Efunye Abafujirizi .

0
1122

Tiimu y’omupiira eya Onduparak FC eyakasuumuusibwa mu kibinja kya ba binywera efunye abagiteekamu ensimbi nga bano be ba Betway.
Mu kyo aba Onduparak bawera nkolokooto nti amaanyi gabeeyongedde era sizoni eno baakubalaba akabafaamu.