Ono Aliko Obulemu Naye Teyeeganya

0
573

Obulema ssi buteesobola, njogera etuukira obulungi ddala ku mwana muwala Nannyonjo Proscovia anti ensimbi aziyiiya n’okusinga abasajja. Wadde mulema, akola misana na kiro okwebezaawo n’okulabiria abaana be.