Ono Ssente Aziggye Mukulima Naanansi

0
1031

Abaganda abaalugera nti addingana amawolu yagaggyamu omukkuto wamma ddala balutuusa. Tukuleetedde musajja mukulu Abdul Ntulume eyali omupakasi nga kati anoga nsimbi mu kulima ennanansi. Ku nsimbi zalina, era ezimuyitaba toyinza kumanya nti yaliko omupakasi.