Ow'e Bituli ku Mugongo Ayagala Buyambi

0
2335

Oyinza okuba wooli ottenda naku gyoyitamu, naye bw’osanga ali obubi okusingako oddamu ku manyi. Sisinkana Nashira Kamariza eyazaalibwa n’ekituli ku mugongo naye nokukijanjaba kukyaganye wadde ngaali mu bulumi obutagambika. Alina emyaka etaano gyokka era yeetaaga buyambi okuva mu bulumi buno.