Ow'emyaka 40 Asobezza Kuw'emyaka 3

0
1150

Poliisi e Tororo eriko Ssedduvutto gwegombyemu obwala oluvanyuma oluvanyuma lw’okufuna amawulira nti omusajja ono atemera mu gy’obukulu 40 aliko ebbujje lyeyeekakaatiseeko, n’alitunuza mu mbuga ya sitaani. Omwana, wa myaka 4 gyokka.